Oluyimba 1:4 - Luganda Bible 20034 Ntwala gy'olaga tudduke tweggyewo. Ayi Ssaabasajja, nfuula owuwo, onnyingize mu kisenge kyo, tusanyukire wamu naawe, okwagala kwo tukutendereze okusinga omwenge. Abakwegomba baba batuufu. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI4 Mpalula, tunaakugoberera mbiro. Kabaka annyingizizza mu bisenge bye. Tunaakusanyukira ne tujaguliza mu ggwe, Okwagala kwo tunaakutendereza okusinga omwenge; Bakwagala lwa nsonga. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya4 Baako ne gy’ontwala, yanguwa! Kabaka ansembezezza kumpi nnyo antutte mu bisenge bye. Tunaasanyuka ne tukujagulizaamu; era tunaatendereza okwagala kwo okusinga envinnyo. Nga batuufu okukwegomba! Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya4 Mpalula: tunaakugoberera mbiro: Kabaka annyingizizza mu bisenge bye: Tunaakusanyukira ne tujaguza, Okwagala kwo tunaakwogerako okusinga omwenge: Bakwagala lwa nsonga. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU4 Nsika, nkugoberere, tudduke; kabaka annyingizza mu bisenge bye. Ka tusagambize, tusanyukire mu ggwe; tujja kugulumiza okwagala kwo okutusingira n'evviini; batuufu abo abakwagala. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 20034 Ntwala gy'olaga tudduke tweggyewo. Ayi Ssaabasajja, nfuula owuwo, onnyingize mu kisenge kyo, tusanyukire wamu naawe, okwagala kwo tukutendereze okusinga omwenge. Abakwegomba baba batuufu. Sien die hoofstuk |