Oluyimba 1:3 - Luganda Bible 20033 Omuzigo gwe weesiize guwunya kawoowo keereere. Erinnya lyo liri ng'omuzigo omusaanuuse. Abawala abatannafumbirwa kyebava bakwegomba. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI3 Amafuta go gawunya akaloosa; Erinnya lyo liriŋŋaanga amafuta agafukibwa; Abawala abatamanyi musajja kyebaava bakwagala. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya3 n’amafuta go gawunya akaloosa akalungi; erinnya lyo liri ng’amafuta agattululwa, era abawala kyebava bakwagala. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya3 Amafuta go gawunya akaloosa; Erinnya lyo liriŋŋanga amafuta agafukibwa; Abawala abatamanyi musajja kyebava bakwagala. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU3 Emizigo gyo nga gijjudde obuloosa! Erinnya lyo liri ng'omuzigo oguyiiyiddwa; abawalajjana kyebava bakwagala. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 20033 Omuzigo gwe weesiize guwunya kawoowo keereere. Erinnya lyo liri ng'omuzigo omusaanuuse. Abawala abatannafumbirwa kyebava bakwegomba. Sien die hoofstuk |