Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Okuva 1:7 - Luganda Bible 2003

7 Naye abazzukulu ba Yisirayeli ne bazaala, ne beeyongera nnyo obungi, ne baba ba maanyi, ne bajjula mu nsi ey'e Misiri.

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

7 Abaana ba Isiraeri ne bazaala, ne beeyongera obungi, ne baba ba maanyi nnyo; ne bajjula mu nsi yonna ey'e Misiri.

Sien die hoofstuk Kopieer

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

7 Naye Abayisirayiri ne bazaala nnyo, ne baala, ne bayitirira obungi, era ne baba ba maanyi nnyo; ne bajjula ekitundu ekyo mwe baali.

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

7 Abaana ba Isiraeri ne bazaala, ne beeyongera nnyo, ne baba bangi, ne baba ba maanyi nnyo; ensi n'ejjula abo.

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

7 Naye Abayisirayeli baazaala ne babuna wonna ne baala ne bafuuka ba maanyi nnyo nnyo, ne bajjuza ensi.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

7 Naye abazzukulu ba Yisirayeli ne bazaala, ne beeyongera nnyo obungi, ne baba ba maanyi, ne bajjula mu nsi ey'e Misiri.

Sien die hoofstuk Kopieer




Okuva 1:7

Volg ons:

Advertensies


Advertensies