Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Okubala 1:2 - Luganda Bible 2003

2 “Mubale Abayisirayeli bonna, nga mugoberera ensibuko zaabwe n'ennyumba za bajjajjaabwe. Mubale abasajja bonna kinnoomu, era muwandiike amannya gaabwe gonna.

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

2 “Mubale omuwendo gw'ekibiina kyonna eky'abaana ba Isiraeri, ng'enda zaabwe bwe ziri, ng'ennyumba za bakitaabwe bwe ziri, era mubale abasajja bonna kinnoomu, muwandiike amannya gaabwe gonna.

Sien die hoofstuk Kopieer

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

2 “Bala ekibiina kyonna eky’abaana ba Isirayiri ng’obategeka mu bika byabwe, ne mu mpya zaabwe, ng’owandiika erinnya lya buli musajja kinnoomu ku lukalala.

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

2 Mubale omuwendo gw'ekibiina kyonna eky'abaana ba Isiraeri, ng'enda zaabwe bwe ziri, ng'ennyumba za bakitaabwe bwe ziri, ng'omuwendo gw'amannya bwe guli, buli musajja, ng'emitwe gyabwe bwe giri;

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

2 “Mubale ekibiina kyonna eky'Abayisirayeli mu masiga gaabwe ne mu nnyumba za bajjajjaabwe, nga muwandiika amanya ga buli musajja kinnoomu.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

2 “Mubale Abayisirayeli bonna, nga mugoberera ensibuko zaabwe n'ennyumba za bajjajjaabwe. Mubale abasajja bonna kinnoomu, era muwandiike amannya gaabwe gonna.

Sien die hoofstuk Kopieer




Okubala 1:2

Volg ons:

Advertensies


Advertensies