Mikka 1:9 - Luganda Bible 20039 kubanga ebiwundu bya Samariya, tebiyinza kuwonyezebwa. Ate ne Buyudaaya anaatera okubonaabona mu ngeri ye emu. Okubonaabona kutuuse ku luggi olwa wankaaki olwa Yerusaalemu, omuli abantu bange!” Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI9 Kubanga ekiwundu kye tekiwonyezeka; kubanga kituuse ne ku Yuda; kituuse ku luggi olwa wankaaki olw'abantu bange, era ku Yerusaalemi. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya9 Ekiwundu kye tekiwonyezeka, ne Yuda ky’alwadde. Kituukidde ddala ku mulyango gw’abantu bange, ne ku Yerusaalemi yennyini. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya9 Kubanga ebiwundu bye tebiwonyezeka; kubanga kituuse ne ku Yuda; kituuse ku luggi olwa wankaaki olw'abantu bange, era ku Yerusaalemi. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU9 Kubanga ekiwundu kye si kya kuwona, kituuse ne ku Yuda, kituukidde ddala ku mulyango gw'abantu bange, ku Yeruzaalemu kwennyini. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 20039 kubanga ebiwundu bya Samariya, tebiyinza kuwonyezebwa. Ate ne Buyudaaya anaatera okubonaabona mu ngeri ye emu. Okubonaabona kutuuse ku luggi olwa wankaaki olwa Yerusaalemu, omuli abantu bange!” Sien die hoofstuk |