Malaki 1:7 - Luganda Bible 20037 Munnyoomye, kubanga muwaddeyo ku alutaari yange emigaati egyonoonese. Era mubuuza nti: ‘Tugyonoonye tutya?’ Mugyonoonye, kubanga mugamba nti: ‘Emmeeza ya Mukama si ya kitiibwa.’ Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI7 Muweerayo ku kyoto kyange omugaati ogwonoonese. Era mwogera nti,‘Twakwonoona tutya?’ Nga mulowooza nti, Emmeeza ya Mukama eyinza okunyoomebwa. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya7 “Muwaayo ku kyoto kyange emmere eyonoonese. “Kyokka ne mwebuuza nti, ‘Twakwonoona tutya?’ “Kubanga olujjuliro lwange mulufuula ekitagasa. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya7 Muweerayo ku kyoto kyange omugaati ogwonoonese. Era mwogera nti Twakwonoona tutya? Kubanga mwogera nti Emmeeza ya Mukama teriimu ka buntu. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU7 Bwe muweereza ku mwaliiro gwange emmere ennyonoonefu. Era mubuuza nti: ‘Twakwonoona tutya?’ Bwe mugamba nti ‘Emmeeza y'Omukama enyoomebwa.’ Sien die hoofstukLuganda DC Bible 20037 Munnyoomye, kubanga muwaddeyo ku alutaari yange emigaati egyonoonese. Era mubuuza nti: ‘Tugyonoonye tutya?’ Mugyonoonye, kubanga mugamba nti: ‘Emmeeza ya Mukama si ya kitiibwa.’ Sien die hoofstuk |