Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Malaki 1:2 - Luganda Bible 2003

2 Mukama agamba abantu be nti: “Nabaagala. Naye ne mugamba nti: ‘Watwagala otya?’ Esawu ne Yakobo baali baaluganda. Naye nayagala Yakobo, Amo 1:11-12; Ob 1-14

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

2 “Nnabaagala,” bw'ayogera Mukama. Era naye mwogera nti, “Watwagala otya?” “Esawu teyali muganda wa Yakobo?” Bw'ayogera Mukama, “Era naye nnamwagala Yakobo;

Sien die hoofstuk Kopieer

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

2 “Nabaagala,” bw’ayogera Mukama. “Naye mmwe ne mumbuuza nti, ‘Watwagala otya?’ “Esawu teyali muganda wa Yakobo?” bw’ayogera Mukama: “naye nze Yakobo gwe nayagala.

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

2 Nnabaagala, bw'ayogera Mukama. Era naye mwogera nti Watwagala otya? Esawu teyali muganda wa Yakobo? bw'ayogera Mukama: era naye nnamwagala Yakobo;

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

2 “Nabaagala, Omukama y'agamba, naye mmwe mubuuza nti ‘Watwagala otya?’ Ezawu teyali muganda wa Yakobo? Omukama y'agamba. Naye Yakobo namwagala,

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

2 Mukama agamba abantu be nti: “Nabaagala. Naye ne mugamba nti: ‘Watwagala otya?’ Esawu ne Yakobo baali baaluganda. Naye nayagala Yakobo, Amo 1:11-12; Ob 1-14

Sien die hoofstuk Kopieer




Malaki 1:2

Volg ons:

Advertensies


Advertensies