Malaki 1:13 - Luganda Bible 200313 Mugamba nti: ‘Ebyo byonna tubikooye!’ Era ne mwesooza! Ensolo gye mwanyaga, oba ennema, oba endwadde, gye muleeta okuntonera. Mulowooza nti eyo nnyinza okugikkiriza? Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI13 Era mwogera nti Laba, omulimu guno nga guyinze! Era munsoozezza, bw'ayogera Mukama w'eggye; era muleese ekyo ekyanyagibwa olw'amaanyi, n'ekiwenyera, n'ekirwadde; bwe mutyo bwe muleeta ekiweebwayo, nnandikkiriza ekyo mu mukono gwammwe? bw'ayogera Mukama. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya13 Era mwogera nti, ‘Nga tulabye;’ ne mugiwunyako ne mwetamwa, era ne mwesooza,” bw’ayogera Mukama ow’Eggye. “Bwe muleeta ekinyage, n’ekiwenyera, n’ekirwadde, ebyo bye biweebwayo bye mulina okuleeta, mbikkirize?” bw’ayogera Mukama ow’Eggye. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya13 Era mwogera nti Laba, omulimu guno nga guyinze! era mugisoozezza, bw'ayogera Mukama w'eggye; era muleese ekyo ekyanyagibwa olw'amaanyi, n'ekiwenyera, n'ekirwadde; bwe mutyo bwe muleeta ekiweebwayo: nnandikkirizza ekyo mu mukono gwammwe? bw'ayogera Mukama. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU13 Ne mugamba nti: ‘Kuno kukabiriza!’ Ne mugyenyinyimbwa, Omukama w'Amagye y'agamba. Muddira ensolo ennyage, ennema n'endwadde ne muzireeta ng'ebitone. Nze nsiime ezo okuva mu ngalo zammwe? Omukama y'agamba. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200313 Mugamba nti: ‘Ebyo byonna tubikooye!’ Era ne mwesooza! Ensolo gye mwanyaga, oba ennema, oba endwadde, gye muleeta okuntonera. Mulowooza nti eyo nnyinza okugikkiriza? Sien die hoofstuk |