Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Makko 1:7 - Luganda Bible 2003

7 Abantu yabategeezanga nti: “Waliwo ansinga obuyinza ajja okujja. Sisaanira na kukutama kusumulula buguwa bwa ngatto ze.

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

7 N'abuulira ng'agamba nti, “Oluvannyuma lwange waliwo ajja, ye ansinga amaanyi, so sisaanira kukutama kutuggulula bukoba bwa ngatto ze.

Sien die hoofstuk Kopieer

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

7 Yabuuliranga ng’agamba nti, “Waliwo omuntu omukulu era ansinga amaanyi ajja okujja, gwe sisaanira na kusumulula bukoba bwa ngatto ze.

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

7 N'abuulira ng'agamba nti Ajja ennyuma wange ye ansinga amaanyi, so sisaanira kukutama kutuggulula lukoba lwa ngatto ze.

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

7 Yayigirizanga ng'agamba nti: “Emabega wange wajjayo ansinga amaanyi, gwe sisaanira na kufukamira kusumulula lukoba lwa ngatto ze.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

7 Abantu yabategeezanga nti: “Waliwo ansinga obuyinza ajja okujja. Sisaanira na kukutama kusumulula buguwa bwa ngatto ze.

Sien die hoofstuk Kopieer




Makko 1:7

Volg ons:

Advertensies


Advertensies