Makko 1:4 - Luganda Bible 20034 Bw'atyo ne Yowanne Omubatiza yajja mu ddungu, n'abatiza abantu, nga bw'abategeeza nti: “Mwenenye, mubatizibwe, Katonda abasonyiwe ebibi byammwe.” Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI4 Yokaana Omubatiza yajja mu ddungu, n'abuulira okubatizibwa okw'okwenenya olw'okuggyibwako ebibi. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya4 Yokaana yajja ng’abatiriza mu ddungu, ng’abuulira okubatiza okw’okwenenya olw’okusonyiyibwa ebibi. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya4 Yokaana yajja eyabatiza mu ddungu n'abuulira okubatizibwa okw'okwenenya olw'okuggibwako ebibi. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU4 Yowanna yalinga abatiza mu ddungu ng'ayigiriza batismu ey'okubonerera olw'okusonyiyibwa ebibi. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 20034 Bw'atyo ne Yowanne Omubatiza yajja mu ddungu, n'abatiza abantu, nga bw'abategeeza nti: “Mwenenye, mubatizibwe, Katonda abasonyiwe ebibi byammwe.” Sien die hoofstuk |