Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Makko 1:34 - Luganda Bible 2003

34 N'awonya bangi abalina endwadde eza buli ngeri. N'abaliko emyoyo emibi, n'agibagobako, nga tagikkiriza kumwatuukiriza, kubanga gyali gimumanyi.

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

34 N'awonya bangi abaali balwadde endwadde nnyingi, n'agoba baddayimooni bangi, n'atabaganya kwogera kubanga baamumanya.

Sien die hoofstuk Kopieer

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

34 Era Yesu n’awonya abalwadde bangi abaalina endwadde ez’enjawulo era n’abaaliko baddayimooni bangi n’ababagobako, ne baddayimooni teyabaganya kwogera, kubanga baali bamumanyi.

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

34 N'awonya bangi abaali balwadde endwadde nnyingi, n'agoba dayimooni bangi, n'atabaganya kwogera kubanga baamumanya.

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

34 N'awonya bangi abaali bakwatiddwa endwadde ezitali zimu, era n'agoba n'emyoyo emibi mingi, naye nga taganya myoyo mibi kwogera, kubanga gyali gimumanyi.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

34 N'awonya bangi abalina endwadde eza buli ngeri. N'abaliko emyoyo emibi, n'agibagobako, nga tagikkiriza kumwatuukiriza, kubanga gyali gimumanyi.

Sien die hoofstuk Kopieer




Makko 1:34

Volg ons:

Advertensies


Advertensies