Makko 1:16 - Luganda Bible 200316 Awo Yesu bwe yali ng'atambula ku lubalama lw'ennyanja ey'e Galilaaya, n'alaba abavubi Simooni ne Andereya abooluganda, nga batega obutimba mu nnyanja. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI16 Bwe yali ng'ayita ku lubalama lw'ennyanja ey'e Ggaliraaya, Yesu n'alaba Simooni ne Andereya muganda we nga basuula obutimba mu nnyanja, kubanga baali bavubi. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya16 Awo Yesu yali ng’ayita ku lubalama lw’ennyanja y’e Ggaliraaya, n’alaba Simooni ne muganda we Andereya nga basuula obutimba bwabwe mu nnyanja; kubanga baali bavubi. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya16 Bwe yali ng'ayita ku lubalama lw'ennyanja ey'e Ggaliraaya n'alaba Simooni ne Andereya muganda wa Simooni nga basuula omugonjo mu nnyanja, kubanga baali bavubi. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU16 Bwe yali atambula ku lubalama lw'ennyanja y'e Galilaaya, n'alaba Simoni ne Andureya muganda we nga basuula akatimba mu nnyanja, kubanga baali bavubi. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200316 Awo Yesu bwe yali ng'atambula ku lubalama lw'ennyanja ey'e Galilaaya, n'alaba abavubi Simooni ne Andereya abooluganda, nga batega obutimba mu nnyanja. Sien die hoofstuk |