Luusi 4:6 - Luganda Bible 20036 Oli n'addamu nti: “Oba bwe guli, siyinza kukyenunulira, kubanga abaana abange tebalikisikira. Obuyinza mbulekedde ggwe, okinunule.” Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI6 Ow'oluganda ow'okumpi n'ayogera nti, “Siyinza kukyenunulira nzekka, nneme okwonoona obusika bwange nze, ggwe weetwalire okununula kwange okwo, kubanga nze sijja kukinunula.” Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya6 Amangwago, omusajja n’addamu nti, “Nze sisobola kukinunula kubanga nnyinza okwonoona obusika bwange. Noolwekyo gwe kinunule.” Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya6 Muganda w'omukazi oyo n'ayogera nti Siyinza kukyenunulira nzekka, nneme okwonoona obusika bwange nze: ggwe weetwalire okununula kwange okwo: kubanga nze siyinza kukinunula. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU6 Eyalina obuvunaanyizibwa obw'okununula n'agamba nti: “Sijja kulinunula, kubanga bwe nkikola, nzija kugootaanya eby'obusika by'omu nnyumba yange. Ggwe linunule, nze sijja kusobola.” Sien die hoofstukLuganda DC Bible 20036 Oli n'addamu nti: “Oba bwe guli, siyinza kukyenunulira, kubanga abaana abange tebalikisikira. Obuyinza mbulekedde ggwe, okinunule.” Sien die hoofstuk |