Luusi 4:17 - Luganda Bible 200317 Abakazi ab'omuliraano ne batuuma omwana erinnya Obedi. Ne bagamba nti: “Nawomi azaaliddwa omwana wa bulenzi.” Obedi oyo ye kitaawe wa Yesse, Yesse kitaawe wa Dawudi. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI17 Abakazi baliraanwa be ne bamutuuma erinnya nga boogera nti Nawomi azaaliddwa omwana wa bulenzi; ne bamutuuma erinnya Obedi; oyo ye kitaawe wa Yese azaala Dawudi. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya17 Abakyala ab’oku muliraano ne bagamba nti, “Ewa Nawomi ezaaliddwayo omwana.” Ne bamutuuma erinnya Obedi, oyo ye kitaawe wa Yese, era jjajja wa Dawudi. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya17 Abakazi baliraanwa be ne bamutuuma erinnya nga boogera nti Nawomi azaaliddwa omwana wa bulenzi; ne bamutuuma erinnya Obedi: oyo ye kitaawe wa Yese, kitaawe wa Dawudi. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU17 Abakazi ab'oku muliraano ne bamuwa erinnya, ne bagamba nti: “Nawomi afunye omwana ow'obulenzi.” N'atuumibwa Obedi; ye oyo kitaawe wa Yesse azaala Dawudi. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200317 Abakazi ab'omuliraano ne batuuma omwana erinnya Obedi. Ne bagamba nti: “Nawomi azaaliddwa omwana wa bulenzi.” Obedi oyo ye kitaawe wa Yesse, Yesse kitaawe wa Dawudi. Sien die hoofstuk |