Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Luusi 4:11 - Luganda Bible 2003

11 Abakulembeze n'abalala bonna ne bagamba nti: “Ffe bajulirwa. Omukazi azze mu nnyumba yo, Mukama amufuule nga Raakeeli ne Leeya, bombi abaazaalira Yisirayeli abaana. Naawe okulaakulane mu nnyumba ya Efuraati, oyatiikirire mu Betilehemu.

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

11 Awo abantu bonna n'abakadde b'ekibuga awakuŋŋaanirwa ne bagamba nti, “Ffe bajulirwa. Mukama afaananye omukazi azze mu nnyumba yo nga Laakeeri ne Leeya, abaazimba bombi ennyumba ya Isiraeri; naawe okole ebisaana mu Efulasa, oyatiikirire mu Besirekemu;

Sien die hoofstuk Kopieer

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

11 Awo abakadde n’abantu bonna abaali ku wankaaki ne boogera nti, “Tuli bajulirwa. Mukama Katonda amufaananye nga Laakeeri ne Leeya, abaazimbira awamu ennyumba ya Isirayiri. Naawe Bowaazi oyale mu Efulasi, era oyatiikirire mu Besirekemu,

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

11 Awo abantu bonna abaali mu mulyango n'abakadde ne boogera nti Ffe tuli bajulirwa. Mukama afaananye omukazi azze mu nnyumba yo nga Laakeeri ne Leeya, abaazimba bombi ennyumba ya Isiraeri: naawe okole ebisaana mu Efulasa, oyatiikirire mu Besirekemu:

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

11 Abantu bonna abaali ku mulyango n'abakadde ne baanukula nti: “Tuli bajulirwa. Omukazi ono agenda okuyingira mu nnyumba yo, Omukama amukolere nga bwe yakolera Rakeli ne Leya, bombi abaazimba ennyumba ya Yisirayeli. “ ‘Beera muzira mu Efurata, era erinnya lyo limanyike mu Beteleemu.’

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

11 Abakulembeze n'abalala bonna ne bagamba nti: “Ffe bajulirwa. Omukazi azze mu nnyumba yo, Mukama amufuule nga Raakeeli ne Leeya, bombi abaazaalira Yisirayeli abaana. Naawe okulaakulane mu nnyumba ya Efuraati, oyatiikirire mu Betilehemu.

Sien die hoofstuk Kopieer




Luusi 4:11

Volg ons:

Advertensies


Advertensies