Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Luusi 3:7 - Luganda Bible 2003

7 Bowaazi bwe yamala okulya n'okunywa, n'aba musanyufu, n'agenda okugalamirako ku mabbali g'entuumu ya bbaale, ne yeebaka otulo. Ruusi n'ajja ng'asooba, n'abikkula ku bigere bya Bowaazi, n'agalamira.

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

7 Awo Bowaazi bwe yamala okulya n'okunywa, omutima gwe nga gusanyuse, n'agenda ku mabbali g'entuumo y'eŋŋaano n'agalamira yeebake. Awo Luusi najja ng'asooba n'abikkula ku bigere bya Bowaazi naye n'agalamira awo.

Sien die hoofstuk Kopieer

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

7 Awo Bowaazi bwe yamala okulya n’okunywa, era nga musanyufu, n’agenda n’agalamira ku mabbali g’entuumo ye ŋŋaano. Luusi naye n’asooba mpola mpola, n’abikkula ku bigere bye, n’agalamira awo kumpi naye.

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

7 Awo Bowaazi bwe yamala okulya n'okunywa, omutima gwe nga gusanyuse, n'agenda okugalamira ku mabbali g'entuumo y'eŋŋaano: n'ajja ng'asooba, n'abikkula ku bigere bye, n'agalamira.

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

7 Bowazi bwe yamala okulya n'okunywa, ng'acamuseemu, n'agenda yeebaka eri egguuliro gye likoma kumpi n'entuumu z'emiganda. Ruusi n'asooba mpola n'amubikkula ebigere, ne yeebaka awo.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

7 Bowaazi bwe yamala okulya n'okunywa, n'aba musanyufu, n'agenda okugalamirako ku mabbali g'entuumu ya bbaale, ne yeebaka otulo. Ruusi n'ajja ng'asooba, n'abikkula ku bigere bya Bowaazi, n'agalamira.

Sien die hoofstuk Kopieer




Luusi 3:7

Volg ons:

Advertensies


Advertensies