Luusi 3:4 - Luganda Bible 20034 Wekkaanye ekifo w'anaagalamira. Bw'anaaba yeebase, ogende obikkule ku bigere bye, ogalamire awo. Olwo ye, anaakubuulira eky'okukola.” Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI4 Awo olunaatuuka bw'anaagalamira n'eyeebaka, wekkaanye ekifo wagalamide, naawe onoyingira n'obikkula ku bigere bye, n'ogalamira awo; naye anaakubuulira bw'onookola.” Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya4 Oluvannyuma ng’agalamiddeko wansi, weetegereze ekifo w’agalamidde, ogende obikkule ku bigere bye emirannamiro, naawe ogalamire awo; anaakubuulira eky’okukola.” Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya4 Awo olunaatuuka bw'anaagalamira, wekkaanye ekifo mw'anaagalamira, naawe n'oyingira n'obikkula ebigere bye, n'ogalamira; naye anaakubuulira bw'onookola. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU4 Bw'anaaba agenze okwebaka, wekkaanye ekifo we yeebase; oluvannyuma ojja kugenda obikkule ebigere bye, weebake, ye anaakubuulira eky'okukola.” Sien die hoofstukLuganda DC Bible 20034 Wekkaanye ekifo w'anaagalamira. Bw'anaaba yeebase, ogende obikkule ku bigere bye, ogalamire awo. Olwo ye, anaakubuulira eky'okukola.” Sien die hoofstuk |