Luusi 3:17 - Luganda Bible 200317 N'agamba nti: “Kilo zino ng'amakumi abiri eza bbaale, azimpadde ng'agamba nti: ‘Togenda eri nnyazaala wo ngalo nsa.’ ” Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI17 N'amugamba nti, “Ebigero bino omukaaga (6) ebya sayiri yabimpadde n'aŋŋamba nti, ‘Toddayo wa nnyazaala wo nga tolina kantu.’ ” Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya17 era n’ayongerako nti, “Yampadde ebigero bino omukaaga ebya sayiri, n’aŋŋamba nti, ‘Toddayo wa nnyazaala wo ngalo nsa.’ ” Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya17 N'amugamba nti Ebigero bino omukaaga ebya sayiri abimpadde; kubanga ayogedde nti Togenda eri nnyazaala wo nga tolina kantu. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU17 n'ayongerako nti: “Yampadde n'ebipimo mukaaga ebya sayiri ng'agamba nti: ‘Saagala odde wa nnyazaala wo ngalo nsa.’ ” Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200317 N'agamba nti: “Kilo zino ng'amakumi abiri eza bbaale, azimpadde ng'agamba nti: ‘Togenda eri nnyazaala wo ngalo nsa.’ ” Sien die hoofstuk |