Luusi 3:16 - Luganda Bible 200316 Bwe yatuuka eka, nnyazaala we n'amubuuza nti: “Bigenze bitya, mwana wange?” Ruusi n'amubuulira byonna, Bowaazi by'amukoledde. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI16 Bwe yatuuka eka, nnyazaala we n'amubuuza nti, “Bigenze bitya, mwana wange?” Luusi n'amubuulira byonna, Bowaazi by'amukoledde. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya16 Bwe yatuuka eri nnyazaala we, Nawomi n’amubuuza nti, “Byagenze bitya muwala wange?” N’amubuulira ebintu byonna Bowaazi bye yamukoledde, Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya16 Awo bwe yatuuka eri nnyazaala we, n'ayogera nti Ggwe ani, mwana wange? N'amubuulira byonna omusajja by'amukoledde. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU16 Ruusi bwe yatuuka eri nnyazaala we, Nawomi n'amubuuza nti: “Muwala, bikugendedde bitya?” Ruusi n'amunyumiza byonna oli bye yali amukoledde, Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200316 Bwe yatuuka eka, nnyazaala we n'amubuuza nti: “Bigenze bitya, mwana wange?” Ruusi n'amubuulira byonna, Bowaazi by'amukoledde. Sien die hoofstuk |