Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Luusi 3:15 - Luganda Bible 2003

15 Bowaazi n'amugamba nti: “Leeta ekyambalo kye weesuulidde, okyanjuluze.” Ruusi n'akyanjuluza. Bowaazi n'amuteerako kilo ng'amakumi abiri eza bbaale, n'azimutikka. Ruusi n'addayo mu kibuga.

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

15 Bowaazi n'agamba Luusi nti, “Ddira omunagiro gwo ogwalirire wansi.” Bowaazi naddira ebigero mukaaga (6) ebya sayiri n'abiyiwaako, n'abimutikka n'amusiibula addeyo mu kibuga.

Sien die hoofstuk Kopieer

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

15 Era n’amugamba aleete omunagiro gw’ayambadde; n’agukwata, n’amugerera ebigero mukaaga ebya sayiri, n’abimutikka, oluvannyuma Luusi n’addayo mu kibuga.

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

15 N'ayogera nti Leeta omunagiro gw'oyambadde, ogukwate; n'agukwata: n'agera ebigero mukaaga ebya sayiri, n'abimutikka: n'agenda mu kibuga.

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

15 N'agamba era nti: “Ndeetera omunagiro gwe weebikkiridde, ogwanjuluze.” Bwe yagwanjuluza, Bowazi n'ayiwamu ebipimo mukaaga ebya sayiri, n'abimutikka. N'addayo mu kibuga.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

15 Bowaazi n'amugamba nti: “Leeta ekyambalo kye weesuulidde, okyanjuluze.” Ruusi n'akyanjuluza. Bowaazi n'amuteerako kilo ng'amakumi abiri eza bbaale, n'azimutikka. Ruusi n'addayo mu kibuga.

Sien die hoofstuk Kopieer




Luusi 3:15

Volg ons:

Advertensies


Advertensies