Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Luusi 3:12 - Luganda Bible 2003

12 Kya mazima nga ndi waaluganda ow'okumpi, ateekwa okukulabirira. Naye waliwo omusajja owooluganda olw'okumpi okusinga nze.

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

12 Kya mazima ndi mununuzi wo, naye waliwo ow'oluganda omulala ansinga okuba ow'okumpi.

Sien die hoofstuk Kopieer

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

12 Kya mazima ddala ndi mununuzi wo, naye waliwo ansingako.

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

12 Era kaakano kya mazima nga nze mununuzi wo: naye waliwo omulala asinga nze oluganda.

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

12 Sigaanyi, nze nteekeddwa okukununula, naye waliyo ow'oluganda obuvunaanyizibwa obw'okukununula gwe bugwako ennyo okusinga nze.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

12 Kya mazima nga ndi waaluganda ow'okumpi, ateekwa okukulabirira. Naye waliwo omusajja owooluganda olw'okumpi okusinga nze.

Sien die hoofstuk Kopieer




Luusi 3:12

Volg ons:

Advertensies


Advertensies