Luusi 3:11 - Luganda Bible 200311 Kale kaakano, teweeraliikirira Ruusi, nja kukukolera kyonna ky'osaba, kubanga abantu bange bonna mu kibuga, bamanyi ng'oli mukazi mwegendereza. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI11 Kale kaakano mwana wange totya; nja kukukolera byonna by'onsabye, kubanga abantu bonna mu kibuga bamanyi ng'oli mukazi mwegendereza. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya11 Kaakano, muwala ggwe, totya. Nzija kukukolera buli kintu kyonna ky’onoosaba. Abantu bange bonna ab’omu kibuga, bamanyi ng’oli mukazi mwegendereza. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya11 Ne kaakano, mwana wange, totya; naakukola byonna by'oyogera: kubanga ekibuga kyonna eky'abantu bange bamanyi ng'oli mukazi mwegendereza. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU11 Leka nno kutya, muwala; kyonna ky'onoogamba nzija kukikukolera; anti abantu bonna ab'omu kibuga kyange bakumanyi bw'oli omukazi ow'ekitiibwa. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200311 Kale kaakano, teweeraliikirira Ruusi, nja kukukolera kyonna ky'osaba, kubanga abantu bange bonna mu kibuga, bamanyi ng'oli mukazi mwegendereza. Sien die hoofstuk |