Luusi 3:10 - Luganda Bible 200310 Bowaazi n'agamba nti: “Mukama akuwe omukisa mwana wange. Kino ky'okoze kaakano, kiragidde ddala obwesigwa bwo, n'okusinga ebyo bye wakolera nnyazaala wo. Kubanga wandisobodde okunoonyaayo abavubuka, abagagga oba abaavu. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI10 Bowaazi n'amugamba nti, “Mukama akuwe omukisa mwana wange, kubanga ku nkomerero olaze obwesigwa bungi mu kika kyaffe, okusinga obwo bwe walaga nnyazaalawo olubereberye; kubanga togoberedde balenzi balala oba baavu oba bagagga. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya10 Bowaazi n’amuddamu nti, “Mukama Katonda akuwe omukisa muwala ggwe, olw’ekisa ekinene kyondaze okusinga eky’olubereberye, kubanga togenze wa bavubuka, abagagga oba abaavu. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya10 N'ayogera nti Oweebwe Mukama omukisa, mwana wange: olaze ekisa ekisinga obungi enkomerero okukira olubereberye, kubanga togobereranga balenzi, oba baavu oba bagagga. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU10 Ko Bowazi nti: “Muwala, Omukama akuwe omukisa; ekisa n'obwesigwa bwo kati bisinze n'ebyasooka, kubanga tozze mu kunoonya bavubuka, abaavu oba abagagga. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200310 Bowaazi n'agamba nti: “Mukama akuwe omukisa mwana wange. Kino ky'okoze kaakano, kiragidde ddala obwesigwa bwo, n'okusinga ebyo bye wakolera nnyazaala wo. Kubanga wandisobodde okunoonyaayo abavubuka, abagagga oba abaavu. Sien die hoofstuk |