Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Luusi 2:7 - Luganda Bible 2003

7 Yansabye mmukkirize okukuŋŋaanya ebirimba bya bbaale, omwo abakunguzi mwe bamaze okusiba ebinywa. Awo n'ajja, era asiibye wano ng'akola okuva ku makya, era kati kyajje awummuleko katono mu kasiisira.”

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

7 Atugambye nti, ‘Mbeegayiridde, nnonde, era nkuŋŋaanye abakunguzi we bayise mu binywa;’ awo n'ajja, era asiibye wano obw'enkya okutuusa kaakano, wabula ng'ayingiddeko mu nnyumba katono.”

Sien die hoofstuk Kopieer

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

7 Atwegayiridde alondelonde abakunguzi we bayise mu binywa, era asiibye akola okuva obw’enkya okutuusa essaawa eno, okuggyako akabanga akatono ke yawumuddemu.”

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

7 n'ayogera nti Nnonde, mbeegayiridde, nkuŋŋaanye abakunguzi we bayise mu binywa: awo n'ajja, era asiibye wano obw'enkya okutuusa kaakano, wabula ng'ayingiddeko mu nnyumba katono.

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

7 Yasabye nti: ‘Munzikirize nnonderere, nkuŋŋaanye mu binywa nga ngoberera abakesa mwe baba bayise.’ Yazze era obwedda akola okuva ku makya n'okutuusa kati, nga tawumuddeemu n'akatono.”

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

7 Yansabye mmukkirize okukuŋŋaanya ebirimba bya bbaale, omwo abakunguzi mwe bamaze okusiba ebinywa. Awo n'ajja, era asiibye wano ng'akola okuva ku makya, era kati kyajje awummuleko katono mu kasiisira.”

Sien die hoofstuk Kopieer




Luusi 2:7

Volg ons:

Advertensies


Advertensies