Luusi 2:3 - Luganda Bible 20033 Awo Ruusi n'agenda, n'atuuka mu nnimiro, n'alonda ebirimba bya bbaale, abakunguzi bye baalekamu. Awo n'asanga ekitundu ky'ennimiro ekya Bowaazi ow'omu nnyumba ya Elimeleki. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI3 N'agenda, n'ajja n'alonda mu nnimiro abakunguzi we bayise; era olwatuuka n'asanga ekitundu ky'ennimiro ekya Bowaazi, eyali ow'omu kika kya Erimereki. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya3 Amangwago, n’agenda, n’atandika okulonda mu nnimiro abakunguzi we bayise. Awo ne yesanga ng’atuuse mu nnimiro ya Bowaazi, ow’omu kika kya Erimereki. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya3 N'agenda, n'ajja n'alonda mu nnimiro abakunguzi we bayise: era olwatuuka n'asanga ekitundu ky'ennimiro ekya Bowaazi, eyali ow'omu kika kya Erimereki. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU3 N'agenda, n'alonderera ebirimba abakesa mwe baabanga bayise. Kazzi ennimiro gye yeesangamu nga nnyiniyo ye Bowazi ow'omu kika kya Elimeleki. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 20033 Awo Ruusi n'agenda, n'atuuka mu nnimiro, n'alonda ebirimba bya bbaale, abakunguzi bye baalekamu. Awo n'asanga ekitundu ky'ennimiro ekya Bowaazi ow'omu nnyumba ya Elimeleki. Sien die hoofstuk |