Luusi 2:21 - Luganda Bible 200321 Ruusi Omumowaabu n'agamba nti: “N'ekirala, aŋŋambye nti nnondenga bbaale n'abakozi be, okutuusa amakungula okuggwaako.” Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI21 Luusi Omumowaabu n'agamba nti, “N'ekirala, aŋŋambye nti, ‘nnondenga Sayiri n'abakozi be, okutuusa amakungula okuggwaako.’ ” Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya21 Luusi Omumowaabu n’ayongerako nti, “N’okuŋŋamba yaŋŋambye nti nkolere wamu n’abakozi be okutuusa lwe balimala eby’okukungula bye.” Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya21 Luusi Omumowaabu n'ayogera nti Weewaawo, aŋŋambye nti Onoobeeranga kumpi n'abalenzi bange, okutuusa lwe balimala eby'okukungula byange byonna. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU21 Ko Ruusi Omumowabu nti: “Yandagidde na kino nti: ‘Sigala n'abakozi bange, okutuusa bye bankungulira byonna nga biweddewo.’ ” Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200321 Ruusi Omumowaabu n'agamba nti: “N'ekirala, aŋŋambye nti nnondenga bbaale n'abakozi be, okutuusa amakungula okuggwaako.” Sien die hoofstuk |