Luusi 2:18 - Luganda Bible 200318 N'akomawo mu kibuga, n'alaga nnyazaala we bbaale gw'akuŋŋaanyizza, n'amuwa n'emmere eyali esigaddewo ng'amaze okukkuta. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI18 N'agyetikka, n'ayingira mu kibuga; n'alaga nnyazaalawe gyalonze, era n'amuwa ne mmere eyasigalawo ng'amazze okukkuta. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya18 Yonna n’agyetikka, n’agitwala mu kibuga, ne nnyazaala we n’agiraba. Era yamuleetera ne ku mmere gye yali afissizzaawo. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya18 N'agyetikka, n'ayingira mu kibuga: nnyazaala we n'alaba z'alonze: n'aleeta n'amuwa eyasigaddewo bwe yamala okukkuta. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU18 N'abitwala, n'addayo mu kibuga; nnyazaala we n'alaba bye yali akuŋŋaanyizza, era n'aggyayo n'amuwa ku mmere eyali efisseewo ng'amaze okukkuta. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200318 N'akomawo mu kibuga, n'alaga nnyazaala we bbaale gw'akuŋŋaanyizza, n'amuwa n'emmere eyali esigaddewo ng'amaze okukkuta. Sien die hoofstuk |