Luusi 2:14 - Luganda Bible 200314 Awo obudde obw'okulya bwe bwatuuka, Bowaazi n'agamba Ruusi nti: “Jjangu olye ku mmere, okoze ne mu nva.” Ruusi n'atuula wamu n'abakunguzi. Bowaazi n'amuweereza bbaale omusiike. Ruusi n'alya n'akkuta, era n'alemerwawo. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI14 Awo ekiseera eky'okulya bwe kyatuuka, Bowaazi n'agamba Luusi nti, “Jjangu olye ku mmere okoze ne mu mwenge omukaatuufu.” Luusi n'atuula wamu n'abakunguzi, ne bamuwa sayiri ensiike, n'alya n'akkuta n'alemwa. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya14 Ekiseera ekyokulya bwe kyatuuka, Bowaazi n’agamba Luusi nti, “Jjangu okoze omugaati gwo mu wayini akatuuse.” Awo Luusi bwe yatuula wansi, Bowaazi n’amuwa sayiri ensiike, n’alya, n’akkuta, n’emulemera nawo. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya14 Awo obudde bwe bwatuuka okulya Bowaazi n'amugamba nti Jjangu olye ku mmere okoze ennoga yo omwenge omukaatuufu. N'atuula ku mabbali g'abakunguzi: ne bamuwa sayiri ensiike, n'alya n'akkuta n'alemwa. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU14 Obudde obw'okulya bwe bwatuuka, Bowazi n'amugamba nti: “Jjangu wano, funa ku kagaati, okoze ne mu nkaatu.” Ruusi n'atuula awo ku lusegere lw'abakesa, n'amuweereza empeke ensiike, n'alya, n'akkuta n'alemwa n'okulemwa. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200314 Awo obudde obw'okulya bwe bwatuuka, Bowaazi n'agamba Ruusi nti: “Jjangu olye ku mmere, okoze ne mu nva.” Ruusi n'atuula wamu n'abakunguzi. Bowaazi n'amuweereza bbaale omusiike. Ruusi n'alya n'akkuta, era n'alemerwawo. Sien die hoofstuk |