Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Luusi 1:22 - Luganda Bible 2003

22 Bw'atyo Nawomi bwe yakomawo okuva mu nsi y'e Mowaabu, ng'ali wamu ne Ruusi Omumowaabu, mukaamwana we. Baatuuka e Betilehemu ng'amakungula ga bbaale gatandika.

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

22 Bwe batyo Nawomi ne Luusi Omumowaabu, muka mwana we, ne bava e Mowaabu ne batuuka e Besirekemu, nga bakatandika okukungula sayiri.

Sien die hoofstuk Kopieer

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

22 Bw’atyo Nawomi n’akomawo e Besirekemu, okuva mu Mowaabu ne muka mwana we Luusi Omumowaabu, mu kiseera eky’okukungula sayiri nga kyakatandika.

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

22 Bwe batyo Nawomi n'akomawo, ne Luusi Omumowaabu, muka mwana we, wamu naye, eyakomawo okuva mu nsi ya Mowaabu: ne batuuka e Besirekemu nga kyebajje bakungule sayiri.

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

22 Bw'atyo Nawomi n'ajja ne Ruusi Omumowabu, mukaamwana, ng'adda okuva mu nsi y'e Mowabu. Baatuuka e Beteleemu ng'amakungula ga sayiri gatandika.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

22 Bw'atyo Nawomi bwe yakomawo okuva mu nsi y'e Mowaabu, ng'ali wamu ne Ruusi Omumowaabu, mukaamwana we. Baatuuka e Betilehemu ng'amakungula ga bbaale gatandika.

Sien die hoofstuk Kopieer




Luusi 1:22

Volg ons:

Advertensies


Advertensies