Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Luusi 1:20 - Luganda Bible 2003

20 Nawomi n'abagamba nti: “Temumpita Nawomi, naye mumpite Mara, kubanga Mukama Omuyinzawaabyonna yandeetera okubonaabona ennyo.

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

20 N'abagamba nti, “Temumpita Nawomi, naye mumpite Mala, kubanga Omuyinza w'ebintu byonna yandabya nnyo ennaku.

Sien die hoofstuk Kopieer

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

20 Bwe yawulira ekyo, n’abaddamu nti, “Temumpita Nawomi, naye mumpite Mala, kubanga Mukama Ayinzabyonna yalumya obulamu bwange n’okukaawa bunkayiridde.

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

20 N'abagamba nti Temumpita Nawomi, naye mumpite Mala: kubanga Omuyinza w'ebintu byonna yankola ebikaawa ennyo.

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

20 N'abagamba nti: “Temumpita Nawomi, wabula Mara, kubanga Omuyinza wa buli kantu obulamu bwange yabujjuza ennyiike.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

20 Nawomi n'abagamba nti: “Temumpita Nawomi, naye mumpite Mara, kubanga Mukama Omuyinzawaabyonna yandeetera okubonaabona ennyo.

Sien die hoofstuk Kopieer




Luusi 1:20

Volg ons:

Advertensies


Advertensies