Luusi 1:2 - Luganda Bible 20032 Omusajja oyo yali ayitibwa Elimeleki, mukazi we nga ye Nawomi, batabani baabwe bombi, omu nga ye Maaloni, omulala nga ye Kiliyooni. Abantu abo baali ba mu nnyumba ya Efuraati. Baava mu Betilehemu eky'omu Buyudaaya, ne batuuka mu nsi y'e Mowaabu. Bwe baali bali eyo, Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI2 N'erinnya ly'omusajja oyo lyali Erimereki, n'erinnya lya mukazi we lyali Nawomi, n'amannya ga batabani be bombi gaali Maloni ne Kiriyoni, Abaefulaasi ab'e Besirekemuyuda. Ne batuuka mu nsi ya Mowaabu, ne babeera eyo. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya2 Erinnya ly’omusajja yali Erimereki, erya mukazi we Nawomi, n’amannya ga batabani be bombi, Maloni ne Kiriyoni. Baali Bayefulaasi ab’e Besirekemu mu Yuda, bwe baatuuka mu nsi ya Mowaabu, ne babeera omwo. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya2 N'erinnya ly'omusajja lyali Erimereki, n'erinnya lya mukazi we Nawomi, n'erinnya lya batabani be bombi Maloni ne Kiriyoni, Abaefulaasi ab'e Besirekemuyuda. Ne batuuka mu nsi ya Mowaabu, ne babeera eyo. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU2 Erinnya lye nga ye Elimeleki, ate mukazi we nga ye Nawomi; amannya g'abatabani be ababiri nga be ba Makuloni ne Kiliyoni; baali basibuka Efurata mu Beteleemu ekya Yuda. Baagenda mu nsi y'e Mowabu ne babeera eyo. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 20032 Omusajja oyo yali ayitibwa Elimeleki, mukazi we nga ye Nawomi, batabani baabwe bombi, omu nga ye Maaloni, omulala nga ye Kiliyooni. Abantu abo baali ba mu nnyumba ya Efuraati. Baava mu Betilehemu eky'omu Buyudaaya, ne batuuka mu nsi y'e Mowaabu. Bwe baali bali eyo, Sien die hoofstuk |