Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Luusi 1:19 - Luganda Bible 2003

19 Awo bombi ne batambula okutuuka e Betilehemu. Bwe baatuukayo, ekibuga kyonna ne kisasamala okubalaba. Abakazi baayo ne bagamba nti: “Ono ye Nawomi?”

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

19 Awo ne batambula bombi okutuuka e Besirekemu. Awo bwe batuuka e Besirekemu, ekibuga kyonna ne kisasamala ku lwabwe. Awo ne beebuuzaganya nti, “Ddala ono ye Nawomi?”

Sien die hoofstuk Kopieer

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

19 Oluvannyuma bombi ne batambula okutuuka e Besirekemu. Bwe batuuka e Besirekemu, ekibuga kyonna ne kisasamala ku lwabwe, era abakazi ne beebuuza nti, “Ddala ono ye Nawomi?”

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

19 Awo abo bombi ne batambula okutuusa lwe baatuuka e Besirekemu. Awo olwatuuka bwe baamala okutuuka e Besirekemu, ekibuga kyonna ne kisasamala ku lwabwe, abakazi ne boogera nti Ono Nawomi?

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

19 Awo bombi ne bagenda, ne batuuka e Beteleemu. Bwe baayingira ekibuga, ekibuga kyonna ne kisasamala olw'okubeera bo. Abakazi ne bagamba nti: “Ono si ye Nawomi.”

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

19 Awo bombi ne batambula okutuuka e Betilehemu. Bwe baatuukayo, ekibuga kyonna ne kisasamala okubalaba. Abakazi baayo ne bagamba nti: “Ono ye Nawomi?”

Sien die hoofstuk Kopieer




Luusi 1:19

Volg ons:

Advertensies


Advertensies