Luusi 1:16 - Luganda Bible 200316 Kyokka Ruusi n'addamu nti: “Tonneegayirira kukuleka, era toŋŋaana kukugoberera, kubanga gy'onoogendanga, nange gye nnaagendanga. Abantu bo, be banaabanga abantu bange. Katonda wo, ye anaabanga Katonda wange. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI16 Awo Luusi n'ayogera nti, “Tonneegayirira kukuleka, n'okuddayo obutakugoberera; kubanga gy'onoogendanga, gye nnaagendanga nze, era gy'onoosulanga, gye nnaasulanga nze, abantu bo be banaabanga abantu bange, era Katonda wo Katonda wange; Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya16 Naye Luusi n’amwegayirira ng’agamba nti, “Tompaliriza kukuvaako, wadde obutakugoberera, kubanga gy’onoogendanga, nange gye nnaagendanga, gy’onooberanga, nange gye nnaaberanga, era abantu bo be banaabanga abantu bange, era ne Katonda wo y’anaaberanga Katonda wange. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya16 Awo Luusi n'ayogera nti Tonneegayirira kukuleka, n'okuddayo obutakugoberera: kubanga gy'onoogendanga, gye nnaagendanga nze: era gy'onoosulanga, gye nnaasulanga nze: abantu bo be banaabanga abantu bange, era Katonda wo Katonda wange: Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU16 Ruusi n'ayanukula nti: “Tonkaka kukuleka, oba kuva ku kya kukugoberera, “kubanga yonna gy'onoogenda nange gye nnaagenda; w'onoosulanga nange we nnaasulanga. Abantu bo be baliba abantu bange; Katonda wo y'aliba Katonda wange. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200316 Kyokka Ruusi n'addamu nti: “Tonneegayirira kukuleka, era toŋŋaana kukugoberera, kubanga gy'onoogendanga, nange gye nnaagendanga. Abantu bo, be banaabanga abantu bange. Katonda wo, ye anaabanga Katonda wange. Sien die hoofstuk |