Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Luusi 1:15 - Luganda Bible 2003

15 Nawomi n'amugamba nti: “Ruusi, laba muggya wo azzeeyo mu bantu be, ne ku balubaale be. Naawe mugoberere.”

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

15 Nawomi n'amugamba nti, “Laba muggya wo azzeeyo eri abantu be n'eri katonda we, naawe ddayo ogoberere muggya wo.”

Sien die hoofstuk Kopieer

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

15 Awo Nawomi bwe yalaba ekyo, namugamba nti, “Laba, munno azzeeyo eri abantu be ne balubaale be, naawe kwata ekkubo omugoberere.”

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

15 N'ayogera nti Laba, muggya wo azzeeyo eri abantu be n'eri katonda we: naawe ddayo ogoberere muggya wo.

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

15 Nawomi n'amugamba nti: “Laba muganda wo wuuli azzeeyo mu bantu be n'eri balubaale be, ddayo naye.”

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

15 Nawomi n'amugamba nti: “Ruusi, laba muggya wo azzeeyo mu bantu be, ne ku balubaale be. Naawe mugoberere.”

Sien die hoofstuk Kopieer




Luusi 1:15

Volg ons:

Advertensies


Advertensies