Luusi 1:14 - Luganda Bible 200314 Ne baddamu okutema emiranga n'okukaaba amaziga. Awo Orupa n'anywegera nnyazaala we okumusiibula. Naye Ruusi n'amwesibako. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI14 Awo ne bayimusa nnyo amaloboozi gabwe, ne bakaaba nnyo amaziga nate. Olupa n'anywegera nnyazaala we n'amusiibula n'agenda. Naye ye Luusi n'amwesibako. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya14 Bwe baawulira ekyo, ne baddamu okukaaba. Awo Olupa n’anywegera nnyazaala we, n’amusiibula. Naye Luusi namunywererako ddala. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya14 Ne bayimusa eddoboozi lyabwe, ne bakaaba nate amaziga: Olupa n'anywegera nnyazaala we; naye Luusi ne yeegata naye. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU14 Ne batema emiranga, ne baddamu buto okukaaba. Orupa n'anywegera nnyazaala we, naye ye Ruusi n'amulemerako. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200314 Ne baddamu okutema emiranga n'okukaaba amaziga. Awo Orupa n'anywegera nnyazaala we okumusiibula. Naye Ruusi n'amwesibako. Sien die hoofstuk |