Luusi 1:12 - Luganda Bible 200312 Muddeeyo, baana bange, mugende, kubanga nze nkaddiye, sikyaddamu kufumbirwa. Ne bwe nandigambye nti nkyasuubira okufumbirwa, ne mba n'omusajja ekiro kino, ne nzaala abaana ab'obulenzi, Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI12 Mukyuke, baana bange, mweddireyo, kubanga nze nkaddiye nnyo sikyasobola kuba na musajja. Ne bwe nnandibadde n'omusajja ekiro kino ne nzaala abaana ab'obulenzi; Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya12 Mweddireyo ewammwe, bawala bange, kubanga nze nkaddiye nnyo sikyafumbirwa. Ne bwe nnandifumbiddwa ne nzaala abaana aboobulenzi; Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya12 Mukyuke nate, baana bange, mweddireyo; kubanga nkaddiye mpitiridde okuba n'omusajja. Bwe nnaayogera nti Nsuubira, newakubadde nga mbeera n'omusajja ekiro kino, era ne nzaala abaana ab'obulenzi; Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU12 Mweddire ewammwe, bawala bange; mugende, nze neekaddiyidde, sikyasobola kufumbirwa. Ne bwe nandigambye nti wakyaliyo essuubi, n'ekiro kino ne nfumbirwa ne nzaala abalenzi, Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200312 Muddeeyo, baana bange, mugende, kubanga nze nkaddiye, sikyaddamu kufumbirwa. Ne bwe nandigambye nti nkyasuubira okufumbirwa, ne mba n'omusajja ekiro kino, ne nzaala abaana ab'obulenzi, Sien die hoofstuk |