Lukka 1:80 - Luganda Bible 200380 Omwana n'agenda ng'akula, era nga yeeyongera amaanyi mu mwoyo, n'abanga mu malungu okutuusa ku lunaku lwe yeeraga abantu ba Yisirayeli. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI80 Omwana n'akula, n'ayongerwako amaanyi mu mwoyo, n'abeeranga mu malungu okutuusa ku lunaku lwe yayolesebwa eri Isiraeri. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya80 Omwana n’akula n’ayongerwako amaanyi mu mwoyo, n’abeera mu malungu okutuusa ku lunaku lwe yayolesebwa eri Isirayiri. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya80 Omwana n'akula, n'ayongerwako amaanyi mu mwoyo, n'abeera mu malungu okutuusa ku lunaku lwe yayolesebwa eri Isiraeri. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU80 Omwana n'agenda ng'asuumuka, nga yeeyongera amaanyi mu mwoyo, n'abeeranga mu ddungu okutuusa olunaku lwe yeeyoleka Yisirayeli. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200380 Omwana n'agenda ng'akula, era nga yeeyongera amaanyi mu mwoyo, n'abanga mu malungu okutuusa ku lunaku lwe yeeraga abantu ba Yisirayeli. Sien die hoofstuk |