Lukka 1:29 - Luganda Bible 200329 Mariya ne yeeraliikirira nnyo olw'ebigambo ebyo, era ne yeebuuza mu mutima gwe kye bitegeeza. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI29 Naye Malyamu ne yeeraliikirira ekigambo ekyo, n'alowooza okulamusa okwo bwe kuli. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya29 Maliyamu n’atya, n’abulwa n’ekyokwogera, ng’okulamusa okwo kumutabudde, nga n’amakulu gaakwo tagategeera. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya29 Naye ye ne yeeraliikirira ekigambo ekyo, n'alowooza okulamusa okwo bwe kuli. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU29 Bwe yawulira, n'asoberwa nnyo olw'ebigambo ebyo, n'alowooza ennamusa eyo bw'ebadde. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200329 Mariya ne yeeraliikirira nnyo olw'ebigambo ebyo, era ne yeebuuza mu mutima gwe kye bitegeeza. Sien die hoofstuk |