Lukka 1:26 - Luganda Bible 200326 Elisaabeeti yali yaakamala emyezi mukaaga ng'ali lubuto, Katonda n'atuma malayika Gabulyeli mu kibuga eky'e Galilaaya, erinnya lyakyo Nazaareeti, Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI26 Awo mu mwezi ogw'omukaaga Katonda n'atuma malayika Gabulyeri mu kibuga eky'e Ggaliraaya erinnya lyakyo Nazaaleesi, Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya26 Awo mu mwezi ogw’omukaaga, Katonda n’atuma malayika Gabulyeri mu kibuga Nazaaleesi eky’omu Ggaliraaya Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya26 Awo mu mwezi ogw'omukaaga malayika Gabulyeri n'atumibwa Katonda mu kibuga eky'e Ggaliraaya erinnya lyakyo Nazaaleesi, Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU26 Mu mwezi ogwomukaaga, malayika Gaburyeli Katonda n'amutuma mu kibuga ky'e Galilaaya, erinnya lyakyo Nazareti, Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200326 Elisaabeeti yali yaakamala emyezi mukaaga ng'ali lubuto, Katonda n'atuma malayika Gabulyeli mu kibuga eky'e Galilaaya, erinnya lyakyo Nazaareeti, Sien die hoofstuk |