Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Lukka 1:17 - Luganda Bible 2003

17 Aliweebwa omwoyo n'obuyinza nga Eliya bye yalina, n'akulembera Mukama okuzza emitima gya bakitaabwe b'abaana eri abaana baabwe, n'okuzza abajeemu mu kkubo ly'abantu abalungi, alyoke ateeketeeke abantu okulindirira Mukama.”

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

17 Mukama mu Mwoyo n'amaanyi nga Eriya okukomyawo emitima gya bajjajja eri abaana, n'abatawulira okutambuliranga mu magezi g'abatuukirivu; okutegekera Mukama abantu okumulindirira.”

Sien die hoofstuk Kopieer

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

17 Aliweerereza mu mwoyo ne mu maanyi aga nnabbi Eriya, n’akyusa emitima gy’aba kitaabwe okudda eri abaana baabwe, n’okukyusa emitima gy’abajeemu okudda eri amagezi g’abatuukirivu alyoke ateeketeeke abantu okulindirira Mukama.”

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

17 Alikulembera mu maaso ge mu mwoyo n'amaanyi ga Eriya okukomyawo emitima gya bajjajja eri abaana, n'abatawulira okutambuliranga mu magezi g'abatuukirivu; okutegekera Mukama abantu abateekebwateekebwa.

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

17 era y'alimukulemberamu mu mwoyo ne mu maanyi ebya Eliya, emitima gya bakitaabwe alyoke agizze ku baana baabwe, n'abatawulira abazze mu magezi g'abatuukirivu, bw'atyo Omukama amussizeewo abantu abeetegefu.”

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

17 Aliweebwa omwoyo n'obuyinza nga Eliya bye yalina, n'akulembera Mukama okuzza emitima gya bakitaabwe b'abaana eri abaana baabwe, n'okuzza abajeemu mu kkubo ly'abantu abalungi, alyoke ateeketeeke abantu okulindirira Mukama.”

Sien die hoofstuk Kopieer




Lukka 1:17

Volg ons:

Advertensies


Advertensies