Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Koseya 1:7 - Luganda Bible 2003

7 Naye ndikwatirwa ekisa ab'omu Buyudaaya. Nze Mukama Katonda waabwe, ndibawonya akabi, naye nga tewali kukozesa mutego gwa busaale na kitala, wadde embalaasi n'abazeebagadde; tewaliba lutalo.”

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

7 Naye ndikwatirwa ekisa ennyumba ya Yuda, era nze Mukama Katonda waabwe, ndibalokola ne mbawonnya; so siribalokola na mutego, newakubadde ekitala, newakubadde olutalo, newakubadde embalaasi newakubadde abazeebagadde.”

Sien die hoofstuk Kopieer

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

7 Naye ab’ennyumba ya Yuda ndibaagala, era ndibalokola, si na kasaale, newaakubadde ekitala, newaakubadde entalo, newaakubadde embalaasi newaakubadde abeebagala embalaasi, wabula nze kennyini Mukama Katonda waabwe nze ndibaagala era ne mbalokola.”

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

7 Naye ndikwatirwa ekisa ennyumba ya Yuda, era ndibalokola ne Mukama Katonda waabwe, so siribalokola na mutego newakubadde ekitala newakubadde olutalo newakubadde embalaasi newakubadde abazeebagadde.

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

7 Naye ndiraga ekisa ennyumba ya Yuda; ndibalokola, naye si na musaale, oba na kitala, oba na lutalo, oba na mbalaasi yadde beebagazi, wabula na Mukama Katonda waabwe.”

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

7 Naye ndikwatirwa ekisa ab'omu Buyudaaya. Nze Mukama Katonda waabwe, ndibawonya akabi, naye nga tewali kukozesa mutego gwa busaale na kitala, wadde embalaasi n'abazeebagadde; tewaliba lutalo.”

Sien die hoofstuk Kopieer




Koseya 1:7

Volg ons:

Advertensies


Advertensies