Koseya 1:2 - Luganda Bible 20032 Mukama bwe yatandika okwogera n'Abayisirayeli ng'ayita mu Hoseya, yagamba Hoseya nti: “Genda owase omukazi atali mwesigwa, omuzaalemu abaana, kubanga abantu bange banvuddeko, nze Mukama, tebakyali beesigwa.” Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI2 Mukama bwe yatandika okwogera ng'ayita mu Koseya, Mukama yagamba Koseya nti, “Genda owase omukazi ow'obwenzi, ozaale n'abaana ab'obwenzi: kubanga ensi eyenda obwenzi obususse, ng'eva ku Mukama.” Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya2 Awo Mukama bwe yasooka okwogera eri Koseya, yamulagira nti, “Ggenda owase omukazi malaaya, omuzaalemu abaana, era banaayitibwanga abaana aboobwamalaaya, kubanga ensi eyitirizza okukola ekibi eky’obwenzi, n’eva ku Mukama.” Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya2 Mukama bwe yasooka okwogerera mu Koseya, Mukama n'agamba Koseya nti Genda owase omukazi ow'obwenzi n'abaana ab'obwenzi: kubanga ensi eyenda obwenzi obungi, ng'eva ku Mukama. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU2 Omukama bwe yasooka okwogera ne Ozeya, yamugamba nti: “Genda, owase omukazi malaaya, azaale n'abaana mu bwamalaaya, kubanga ensi ekoze obwamalaaya bw'etebadde neesigwa eri Omukama.” Sien die hoofstukLuganda DC Bible 20032 Mukama bwe yatandika okwogera n'Abayisirayeli ng'ayita mu Hoseya, yagamba Hoseya nti: “Genda owase omukazi atali mwesigwa, omuzaalemu abaana, kubanga abantu bange banvuddeko, nze Mukama, tebakyali beesigwa.” Sien die hoofstuk |