Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Kaggayi 1:9 - Luganda Bible 2003

9 “Mwasuubira kukungula bingi, naye ne biba bitono. Bwe mwabireeta eka, ne mbyonoona. Nakola bwe ntyo, kubanga Essinzizo lyange lirekeddwa awo lityo, nga buli omu ku mmwe yeemalidde ku nnyumba ye.

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

9 “Mwasuubira bingi, kale laba ne biba bitono; era bwe mwabireeta eka, ne mbifuumuula. Lwaki?” Bw'ayogera Mukama w'eggye. “Ogw'ennyumba yange ebeererawo mu matongo, nammwe muddukira buli muntu mu nnyumba ye.

Sien die hoofstuk Kopieer

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

9 “Mwasuubira bingi, naye mulaba bwe muvuddemu ebitono. Bye mwaleeta eka, nabifuumuula. Mumanyi ensonga? bw’ayogera Mukama ow’Eggye. Kubanga buli muntu afa ku nnyumba ye naye ennyumba yange mugigayaaliridde.

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

9 Mwasuubira bingi, kale, laba, ne biba bitono; era bwe mwabireeta eka, ne mbifuumuula. Lwaki? bw'ayogera Mukama w'eggye. Ogw'ennyumba yange ebeerera awo ng'erekeddwawo, nammwe muddukira buli muntu eri ennyumba ye.

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

9 Mwalindirira bingi, naye ekizze kitono; kye mwaleeta eka nakifuuwa eri. Lwaki? Omukama w'Amagye y'agamba. Kubanga Ekiggwa kyange kikyali matongo, sso nga mmwe buli omu yeefunyiridde ku nnyumba ye.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

9 “Mwasuubira kukungula bingi, naye ne biba bitono. Bwe mwabireeta eka, ne mbyonoona. Nakola bwe ntyo, kubanga Essinzizo lyange lirekeddwa awo lityo, nga buli omu ku mmwe yeemalidde ku nnyumba ye.

Sien die hoofstuk Kopieer




Kaggayi 1:9

Volg ons:

Advertensies


Advertensies