Kaggayi 1:6 - Luganda Bible 20036 Mwasiga bingi, naye mwakungula bitono. Mulya, naye temukkuta. Munywa, naye byemunywa tebibamala nnyonta. Mwambala, naye temubuguma. Empeera omukozi gy'afuna, emuyita mu myagaanya gya ngalo. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI6 Mwasiga bingi, ne mukungula bitono; mulya naye temukkuta; munywa naye temukkuta bye munywa; mwambala naye tewali abuguma; n'oyo afuna empeera agifuna okugiteeka mu nsawo eyawummukawummuka.” Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya6 Musimbye bingi naye ne mukungula bitono; mulya naye temukkuta; munywa naye ennyonta tebaggwaako; mwambala naye temubuguma; mukolera empeera naye ze mukoze muziteeka mu nsawo ejjudde ebituli.” Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya6 Mwasiga bingi, ne mukungula bitono; mulya naye temukkuta; munywa naye temukkuta bye munywa; mwambala naye tewali abuguma; n'oyo afuna empeera afuna okugiteeka mu nsawo eyawummukawummuka. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU6 Mwasiga bingi naye mukungudde katono; mulya naye temukkuta; munywa naye temumatira; mwambala engoye naye temubuguma; musasulibwa empeera naye mugissa mu nsawo za bituli. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 20036 Mwasiga bingi, naye mwakungula bitono. Mulya, naye temukkuta. Munywa, naye byemunywa tebibamala nnyonta. Mwambala, naye temubuguma. Empeera omukozi gy'afuna, emuyita mu myagaanya gya ngalo. Sien die hoofstuk |