Firemooni 1:6 - Luganda Bible 20036 Era nsaba Katonda nti okussa ekimu n'abalala mu kukkiriza kwo, kukusobozese okutegeerera ddala ebirungi byonna bye tufunira mu Kristo. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI6 era nsaba nti okutegeeza abalala okukkiriza kwo kuleetere okumanya ebirungi bye tulina mu Kristo. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya6 Nsaba nti nga bw’ogenda otegeeza abantu okukkiriza kwo, nabo kubanyweze mu bulamu bwabwe, nga bategeerera ddala ebirungi byonna ebiri mu ffe ku bwa Kristo. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya6 okussa ekimu okw'okukkiriza kwo kulyoke kukolenga omulimu, mu kutegeerera ddala buli kigambo ekirungi ekiri mu mmwe, olwa Kristo. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU6 Nsaba nti okussa ekimu kw'olina mu kukkiriza kukole mu ggwe, omanye na buli kirungi kye tulina mu Kristu. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 20036 Era nsaba Katonda nti okussa ekimu n'abalala mu kukkiriza kwo, kukusobozese okutegeerera ddala ebirungi byonna bye tufunira mu Kristo. Sien die hoofstuk |