Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Et 9:7 - Luganda Bible 2003

7 “Mujjukire era temwerabiranga bwe mwasunguwaliza Mukama Katonda wammwe mu ddungu. Okuva ku lunaku lwe mwaviirako mu nsi y'e Misiri okutuusa lwe mwatuuka mu kifo kino, mujeemera Mukama.

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

7 “Mujjukire temwerabiranga bwe wasunguwaza Mukama Katonda wammwe mu ddungu; kubanga okuva ku lunaku lwe mwaviirako mu nsi y'e Misiri okutuusa lwe mwajja mu kifo kino, mujeemera Mukama.

Sien die hoofstuk Kopieer

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

7 Ojjukiranga, era tosaana kwerabiranga, nga bwe wasunguwaza Mukama Katonda wo ng’oli mu ddungu. Okuviira ddala ku lunaku lwe wava mu nsi ey’e Misiri mubadde mujeemera Mukama n’okutuusa lwe mutuuse mu kifo kino.

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

7 Jjukira teweerabiranga bwe wasunguwaza Mukama Katonda wo mu ddungu: okuva ku lunaku lwe waviiramu mu nsi y'e Misiri okutuusa lwe mwajja mu kifo kino, mujeemera Mukama.

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

7 “Jjukira, teweerabiranga lwe wasunguwaza Omukama Katonda wo mu ddungu; okuva ku lunaku luli lwe wava mu Misiri n'okutuukira ddala mu kifo kino, ojeemera Omukama.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

7 “Mujjukire era temwerabiranga bwe mwasunguwaliza Mukama Katonda wammwe mu ddungu. Okuva ku lunaku lwe mwaviirako mu nsi y'e Misiri okutuusa lwe mwatuuka mu kifo kino, mujeemera Mukama.

Sien die hoofstuk Kopieer




Et 9:7

Volg ons:

Advertensies


Advertensies