Et 9:26 - Luganda Bible 200326 Ne neegayirira Mukama, ne ŋŋamba nti: ‘Ayi Mukama Katonda, tozikiriza bantu bo, ababo ku bubwo, be wanunula n'obuyinza bwo, be waggya mu Misiri n'amaanyi go. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI26 Ne nsaba Mukama nga njogera nti, Ayi Mukama Katonda, tozikiriza bantu bo era obusika bwo, be wanunula olw'obukulu bwo, be waggya mu Misiri n'omukono ogw'amaanyi. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya26 Ne nsaba Mukama nti, Ayi Mukama Katonda, bano be bantu bo, era obusika bwo bwennyini, be wanunula n’obaggya mu nsi ey’e Misiri n’omukono gwo ogw’amaanyi. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya26 Ne nsaba Mukama ne njogera nti Ai Mukama Katonda, tozikiriza bantu bo na busika bwo, be wanunula olw'obukulu bwo, be waggya mu Misiri n'engalo ez'amaanyi. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU26 Ne nsaba ew'Omukama nti: ‘Omukama Katonda, tozikiriza bantu bo, obusika bwo, bwe wanunula n'obukulu bwo, be waggya mu Misiri n'omukono gwo ogw'amaanyi. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200326 Ne neegayirira Mukama, ne ŋŋamba nti: ‘Ayi Mukama Katonda, tozikiriza bantu bo, ababo ku bubwo, be wanunula n'obuyinza bwo, be waggya mu Misiri n'amaanyi go. Sien die hoofstuk |