Et 9:23 - Luganda Bible 200323 Era Mukama bwe yabatuma okuva e Kadesi Baruneya ng'agamba nti: ‘Mwambuke mwefuge ensi gye mbawadde’, mwajeemera ekiragiro kye. Mukama Katonda wammwe temwamwesiga, era temwawuliriza ky'agamba. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI23 Era Mukama bwe yabatuma okuva e Kadesubanea, ng'ayogera nti, ‘Mwambuke mutwale ensi gye mbawadde;’ mwajeemera ekiragiro kya Mukama Katonda wammwe, so temwamukkiriza, so temwawulira ddoboozi lye. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya23 Era Mukama bwe yabasindika okuva e Kadesubanea, yabagamba nti, “Mwambuke mwetwalire ensi gye mbawadde.” Naye ne mujeemera ekiragiro kya Mukama Katonda wammwe. Temwamwesiga wadde okumugondera. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya23 Awo Mukama bwe yabatuma okuva e Kadesubanea, ng'ayogera nti Mwambuke mulye ensi gye mbawadde; ne mulyoka mujeemera ekiragiro kya Mukama Katonda wammwe, so temwamukkiriza, so temwawulira ddoboozi lye. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU23 N'Omukama lwe yabasindika muve e Kadesi-Baruneya n'abagamba nti: ‘Mwambuke, mutwale ensi gye nabawa.’ Naye mwajeemera ekiragiro ky'Omukama Katonda wammwe; temwamukkiriza era temwamuwuliriza. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200323 Era Mukama bwe yabatuma okuva e Kadesi Baruneya ng'agamba nti: ‘Mwambuke mwefuge ensi gye mbawadde’, mwajeemera ekiragiro kye. Mukama Katonda wammwe temwamwesiga, era temwawuliriza ky'agamba. Sien die hoofstuk |