Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Et 8:5 - Luganda Bible 2003

5 Era mukimanye mu mitima gyammwe nti ng'omuntu bw'akangavvula omwana we, ne Mukama Katonda wammwe bw'abakangavvula mmwe.

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

5 Era mutegeerenga mu mitima gyammwe nti ng'omuntu bw'akangavvula omwana we, ne Mukama Katonda wammwe bw'abakangavvula mmwe.

Sien die hoofstuk Kopieer

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

5 Noolwekyo osaana okitegeere mu mutima gwo nti, Ng’omusajja bw’akangavvula mutabani we, ne Mukama Katonda wo bw’akukangavvula.

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

5 Era onoolowoozanga mu mutima gwo ng'omuntu nga bw'akangavvula omwana we, bw'atyo Mukama Katonda wo bw'akukangavvula ggwe.

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

5 “Kimanye nno mu mutima gwo nti ng'omuntu bw'agunjula omwana we, n'Omukama Katonda wo bwe yakugunjula.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

5 Era mukimanye mu mitima gyammwe nti ng'omuntu bw'akangavvula omwana we, ne Mukama Katonda wammwe bw'abakangavvula mmwe.

Sien die hoofstuk Kopieer




Et 8:5

Volg ons:

Advertensies


Advertensies