Et 8:18 - Luganda Bible 200318 Naye mujjukirenga Mukama Katonda wammwe, kubanga ye abasobozesa okugaggawala, ng'atuukiriza na buli kati endagaano gye yalayirira bajjajjammwe nti anaagikuumanga. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI18 Naye munajjukiranga Mukama Katonda wammwe, kubanga oyo y'abawa obuyinza okufuna obugagga; alyoke atuukirize endagaano gye yalayirira ne bajjajjammwe nga bwe kiri leero. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya18 Naye ojjukiranga Mukama Katonda wo, kubanga y’akuwa obuyinza okufuna obugagga, alyoke atuukirize endagaano ye gye yalayirira bajjajjaabo, nga bwe kiri leero. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya18 Naye onojjukiranga Mukama Katonda wo, kubanga oyo yakuwa obuyinza okufuna obugagga; anyweze endagaano ye gye yalayirira bajjajja bo, nga leero. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU18 Wabula jjukira Omukama Katonda wo nti ye yakuwa amaanyi n'ofuna obugagga, ng'atuukiriza endagaano ye gye yalayirira bajjajjaabo, nga bwe kyeraga olwa leero. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200318 Naye mujjukirenga Mukama Katonda wammwe, kubanga ye abasobozesa okugaggawala, ng'atuukiriza na buli kati endagaano gye yalayirira bajjajjammwe nti anaagikuumanga. Sien die hoofstuk |